Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 244 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Enteekateeka z’amaato zeyongedde amaanyi

Poliisi etadde omubaka w’abakyala e Mbale

Omubaka omukyala akiikirira Abakyala b’e Mbale Connie Galiwango Nakayenze ateereddwa ku kakalu ka Poliisi oluvannyuma lw’okukwatibwa nga avunaanibwa…

Emirambo okuli ogw’Omunnayuganda n’omunyarwanda abatiddwa gitwaliddwa ku nsalo e Katuna

Omulambo gw’omusuubuzi Munnansi wa Rwanda John Batista Kyerengye wamu ne Munnayuganda Alex Nyesiga abatibwa Abasirikale ba Rwanda ku…

Omukolo gw’okuwaayo emirambo gyabo abattibwa abasirikale ba Rwanda kugenda mu maaso

Abakungu ab’enjawulo okuva ku Bitebe by’amawanga ag’enjawulo wamu n’ebitongole eby’enjawulo bamaze okutuuka ku nsalo ya Yuganda ne Rwanda…

‘Nawa Jennifer ssente nnyingi talina kyeyakola’ – HE. Museveni

Omukulembeze w’eggwanga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yavuddeyo nalaga obw’ennyamivu ku mbeera ekibuga Kampala gyekibeeramu naddala nga enkuba etonnye.…

Bannayuganda babiri batiddwa e South Sudan

Kitalo! Bannayuganda babiri bakubiddwa amasasi agabatiddewo mu South Sudan nga kigambibwa ababasse bandiba nga bava mu ba Dinka.…

“Nze siri fala kugaana ssente” – Hon. Kato Lubwama

Omubaka akiikirira Lubaga South mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Hon Kato Lubwama avuddeyo natabukira abamuwandiikako ku by’Ababaka okweyongeza ensako;…

Kitalo! Omukuumi w’omubaka w’e Buvuma akubye omutuuze essasi

Omukuumi w’omubaka Omukyala akiikirira Buvuma Jennifer Egunyu Nantume Munnakibiina, akubye omutuuze Mwadiki Sadik Kizito esasi namuttirawo. Omubaka abadde…

‘Lwaki Bbanka Enkulu ne DFCU temusasula Pathan?’ – Mulamuzi Nabakooza Flavia

Bbanka Enkulu eya Yuganda wamu ne DFCU ziragiddwa Kkooti enkulu mu Kampala etawulula enkayaana z’ebyenfuna okuvaayo bunnambiro zinnyonyole…