Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 256 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Omukolo gw’okuwaayo emirambo gyabo abattibwa abasirikale ba Rwanda kugenda mu maaso

May 27, 2019 · Mubiru Ali
Abakungu ab’enjawulo okuva ku Bitebe by’amawanga ag’enjawulo wamu n’ebitongole eby’enjawulo bamaze okutuuka ku nsalo ya Yuganda ne Rwanda e Katuna okubeerawo nga abajulizi nga Yuganda ewaayo emirambo gwa John Batista Kyerengye Munnansi wa Rwanda wamu ne Munnayuganda Alex Nyesiga abakubwa amasasi abasirikale ba Rwanda.