“Nze siri fala kugaana ssente” – Hon. Kato Lubwama

Omubaka akiikirira Lubaga South mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga Hon Kato Lubwama avuddeyo natabukira abamuwandiikako ku by’Ababaka okweyongeza ensako; “Nze nga Kato Lubwama sisabangako ssente zino. Naye nga bwekibeera nti Ababaka abamu bwebavaayo nebasaba ekintu kyonna, ffenna twetikka omusaalaba ogwo kuba ssente ezo zisasulwa buli Mubaka. Nga omuntu eyazaalibwa era nakulira mu Kampala, mbeera fala bwengaana ssente ezo. Ssente tezirina muntu yenna gwezaali zisse mu kika kyaffe.”

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
embeera eriwo ereetebwa Yuganda – minisita wa rwanda