Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 256 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

‘Nawa Jennifer ssente nnyingi talina kyeyakola’ – HE. Museveni

May 27, 2019 · Mubiru Ali

Omukulembeze w’eggwanga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yavuddeyo nalaga obw’ennyamivu ku mbeera ekibuga Kampala gyekibeeramu naddala nga enkuba etonnye. Bweyabadde ayogerako eri Abasomesa yavuddeyo nategeeza nti yasasula eyali eyali Nnakulu wa Kampala Capital City Authority – KCCA Jennifer S Musisi ssente empitirivu ng’amanyi nti analongoosa ekibuga naye ate kyamulema. Naye yagambye nti kino ekibi kitono nnyo asobola okukyenenya.