Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 256 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Emirambo okuli ogw’Omunnayuganda n’omunyarwanda abatiddwa gitwaliddwa ku nsalo e Katuna

May 27, 2019 · Mubiru Ali

Omulambo gw’omusuubuzi Munnansi wa Rwanda John Batista Kyerengye wamu ne Munnayuganda Alex Nyesiga abatibwa Abasirikale ba Rwanda ku nsalo ya Yuganda ne Rwanda ku ludda lwa Yuganda nga kigambibwa nti Kyerengye yali yetisse ebintu okuva e Yuganda nga bitwala Rwanda ku pikipiki ate ye Nyesiga yali agezaako okumutaasa gigiddwa mu ddwaliro e Kabale gitwalibwe ku nsalo e Katuna gikwasibwe abakungu okuva mu Gavumenti ya Rwanda wamu n’abenganda za Nyesiga Munnayuganda.