Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Poliisi etadde omubaka w’abakyala e Mbale
May 28, 2019 · Mubiru Ali
Omubaka omukyala akiikirira Abakyala b’e Mbale Connie Galiwango Nakayenze ateereddwa ku kakalu ka Poliisi oluvannyuma lw’okukwatibwa nga avunaanibwa okukuma mu bantu omuliro okukola effujjo wamu n’okwenyigira mu kutambula okutali mu mateeka.