Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 208 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

UPDF ekutte abadde yeyita ow’amaggye ku ddaala lya Lt. Col.

Maj. Charles Kabona omwogezi w’ekibinja ekisooka eky’Eggye lya UPDF avuddeyo nategeeza nga bwebakutte abasajja 2 okuli; John Adams…

Poliisi n’amaggye biremesezza Bobi Wine okukuba olukungaana e Bundibugyo

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Olwaleero tuzzeemu okutalaaga Eggwanga nga tusookedde Bundibugyo.…

Munnamateeka wa Katanga aleeteddwa ngomujulizi owomukaaga

Munnamateeka w’omugenzi Katanga Ronald Mugabe Ruranga aleeteddwa okuwa obujulizi ku muntu we mu Kkooti Enkulu nategeeza nti enaku…

Temwetantala kweyunga ku bagenda kutambula kugenda ku Palamenti – Rusoke

Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nga Uganda Police Force bwekitegeddeko nti waliwo abantu abatandise okukunga Bannayuganda nga bayita ku…

UCC ewere oluyimba lwa Gravity – Uganda Medical Association

Pulezidenti w’Ekibiina ekitaba Abasawo mu Ggwanga ekya Uganda Medical Association Dr. Herbert Luswata avuddeyo nategeeza nga bwebawandiikidde ekitongole…

Museveni yakulemberamu obuli bwenguzi – Besigye

Eyaliko Pulezidenti wa Forum for Democratic Change Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwabadde ayogerako eri Bannamawulire olwaleero e…

Emikebe 2 Gravity ne Shakira gyayimbye oluyimba – Prima luyimba

#Wolokoso; Prima Kadarshi avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Facebook; “Oluyimba lwa GRAVITTY OMUTUJJU ne Shakira Shakira olupya kyakulabirako…

Katikkiro akomyeewo mu offiisi mu butongole

Katikkiro Charles Peter Mayiga mu butongole akomyewo mu Woofiisi oluvannyuma lwa ssabbiiti bbiri nga ali mu luwummula. Ayise…

Ebigambo bya Bannayuganda tebijja kungigula ttama – Kituuma

Omwogezi wa Uganda Police Force Kituuma Rusoke; “Manyi bulungi omulimu gwenjolekedde naye mbasuubiza okukola kyonna ekisoboka nga nkozesa…