Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 266 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

UPDF ekutte abadde yeyita ow’amaggye ku ddaala lya Lt. Col.

July 15, 2024 · Mubiru Ali
Maj. Charles Kabona omwogezi w’ekibinja ekisooka eky’Eggye lya UPDF avuddeyo nategeeza nga bwebakutte abasajja 2 okuli; John Adams Ssentongo, omutuuze w’e Kabanyoro mu Kasangati Town Council, mu Disitulikiti y’e Wakiso ngono yasangiddwa n’ebintu by’amaggye okuli ebyambalo, enyota, engatto n’ebirala. Ono yategeezezza nti ebyambalo yabifuna okuva eri omusirikale wa UPDF mu nkambi ya Military e Mbuya. Omulala ye Hannington Ssekandi, agamba nti akolera Internal Security Organisation (ISO), e Nakasero naye yakwatiddwa.
Bya Nampala Yusuf