Ebigambo bya Bannayuganda tebijja kungigula ttama – Kituuma

Omwogezi wa Uganda Police Force Kituuma Rusoke; “Manyi bulungi omulimu gwenjolekedde naye mbasuubiza okukola kyonna ekisoboka nga nkozesa obumanyirivu bwenina okulaba ntuukiriza ebiruubirirwa bya IGP, Poliisi wamu ne Bannayuganda.”
Kituuma agamba nti mpaawo bigambo Bannayuganda bigenda kumuyigula ttama kuva ku mulimu gwalina kukola.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Mbu agezezzaako okumwanukula mu ngeri ey'obuntubulamu! Naye alinga anyiize ennyo?!

Mbu agezezzaako okumwanukula mu ngeri ey`obuntubulamu! Naye alinga anyiize ennyo?! ...

5 0 instagram icon
Sureman Ssegawa abakowoola mwenna gyemuli okujja okumunazaako omukka gwobunnyama mu concert ye gyatuumye mbulamu ekitwalo concert ku Makutano e Nansana nga 20-July. Tomusubwa

Sureman Ssegawa abakowoola mwenna gyemuli okujja okumunazaako omukka gwobunnyama mu concert ye gyatuumye mbulamu ekitwalo concert ku Makutano e Nansana nga 20-July. Tomusubwa ...

5 0 instagram icon
Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya ngayogera ku nsisinkano gyebalimu ne Uganda Police Force ngebalambika bwebalina okutambula ku nguudo nga bagenda mu nkungaana zaabwe.

Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya ngayogera ku nsisinkano gyebalimu ne Uganda Police Force ngebalambika bwebalina okutambula ku nguudo nga bagenda mu nkungaana zaabwe. ...

26 1 instagram icon
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo neyessammula kukyokumanya ku Bataka abagenda e Namibia. Ono agamba ekyokulwala kwa Kabaka yali takimayiiko nga yakitegeera Abataka lwebamusisinkana. Ono asabye Bannayuganda okukomya okuswaza Eggwanga lyattu.

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo neyessammula kukyokumanya ku Bataka abagenda e Namibia. Ono agamba ekyokulwala kwa Kabaka yali takimayiiko nga yakitegeera Abataka lwebamusisinkana. Ono asabye Bannayuganda okukomya okuswaza Eggwanga lyattu. ...

43 3 instagram icon