Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 273 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Poliisi n’amaggye biremesezza Bobi Wine okukuba olukungaana e Bundibugyo

July 15, 2024 · Mubiru Ali
Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine; “Olwaleero tuzzeemu okutalaaga Eggwanga nga tusookedde Bundibugyo.
Gavumenti etulemesezza okwogerako eri abantu baffe ab’e Bundibugyo ku Leediyo gyetwasasulidde wamu n’okugenda ku kisaawe kya Booma, ekifo kyetwasaulidde. Batugambye nti ekifo kyaweereddwa abantu abalala. Leediyo bazigaanye okuyisa ebirango byaffe, enguudo ezigenda ku magombolola bazigadde era n’abantu babadde babagaana okugenda ku offiisi yaffe. Wadde babatiisizzatiisizza abantu baffe bazze mu bungi ku offiisi yaffe nenjogerako gyebali.”