Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 194 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Katikkiro akomyeewo mu offiisi mu butongole

July 10, 2024 · Mubiru Ali

Katikkiro Charles Peter Mayiga mu butongole akomyewo mu Woofiisi oluvannyuma lwa ssabbiiti bbiri nga ali mu luwummula.

Ayise mu alipoota ey’ensonga enkulu ezibadde mu mbuga mu bbanga lyamaze nga taliiwo.

Yebaza Omumyuka Asooka owa Katikkiro Oweek Prof. Twaha Kigongo Kaawaase abadde akuuma Woofiisi ya Katikkiro, Baminisita n’Abaweereza bonna olw’emirimu emirungi egikoleddwa.