Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 264 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Temwetantala kweyunga ku bagenda kutambula kugenda ku Palamenti – Rusoke

July 15, 2024 · Mubiru Ali

Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nga Uganda Police Force bwekitegeddeko nti waliwo abantu abatandise okukunga Bannayuganda nga bayita ku Social Media nga babayita batambule okugenda ku Palamenti ku lwokubiri nga 23-July-2024. Poliisi egamba nti bano basudde nebipande nga bakubiriza abantu okubegattako mu kutambula kuno. Kituuma agamba nti wabula obudde nenteekateeka yonna temanyiddwa nga kino kireetedde Poliisi okulowooza nti balina enteekateeka enkyamu bwetyo nerabula Bannayuganda obutenyigira mu kutambula kuno.
Bya Kamali James