Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 237 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Obwakabaka butukizza kaweefube w’okulambula abalimi abalina kebeekoledde.

Obwakabaka bwakwongera okutalaaga ebitundu byegwanga okulambula abntu ba ssabasajja abalina kebeekoledde naddala nga bayita mubulimi n’obulunzi okufunayo amagezi…

Omugenyi tatuuka mu buli kisenge mu nnyumba yo – Gen. Elly Tumwine

General Elly Tumwine omubaka akiikirira eggye lya UPDF mu lukiiko olukulu olw’eggwanga olunaku lw’eggulo bweyabadde agasimbaganye n’akakiiko akavunaanyizibwa…

Bakubye owa NRM emisumaali mu bibatu

Abantu abatanategeerekeka olunaku lw’eggulo bavudde mu mbeera ku kalerwe nebakwata omuwagizi wa National Resistance Movement – NRM eyabadde…

Mutabani wa Norbert Mao abuze

Omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nti Poliisi etandise okunoonyereza ku ngeri mutabani wa…

Ettaka lisse 20 e Bulambuli

Kitalo! Abantu 20 bebagambibwa okuba nga bafiiridde mu kubumbulukuka kw’ettaka mu Disitulikiti y’e Bulambuli. Enkuba eyatandise ku ssaawa…

Poliisi eyigga Besigye e Bundibugyo

Poliisi mu bitundu bye Kasese – Rubirizi etadde emisanvu mu makubo nga enoonya Munnakibiina kya Forum for Democratic…

Ba DJ munsonyiwe – Omulangira Ssuuna

Omuyimbi amanyiddwa nga Omulangira Ssuuna avuddeyo neyetondera ba DJ be Yuganda nti bamusonyiwe. Ono gyebuvuddeko ku mukutu ogumu…

Rt. Rev. Bishop Kazimba alondeddwa kubwa Archbishop bwa Uganda

Bishop Samuel Stevens Kazimba Mugalu owa Mityana Diocese alondeddwa kubwa Archbishop bwa Church of Uganda.

Archbishop omuggya alondebwa lwaleero

House of Bishops okuva mu Anglican Church of Uganda batudde okulonda Archbishop ow’omwenda gwebajja okulangirira mu ttuntu lyaleero.…