Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 251 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Amasiro ge Kasubi gawa essuubi

Olwa leero Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, Omulangira Cryspin Jjunju Kiwewa, Baminisita ba Kabaka, balambudde omulimu gw’okuddaabiriza…

Katikkiro alambula Masiro ge Kasubi

Katikkiro alambula Masiro ge Kasubi, ali wamu n’omulangira Cryspin Jjunju Kiweewa, omumyuka wa Katikkiro ow’okubiri era Minisita w’eby’ensimbi…

Abasomesa basabiddwa okutumbula omutindo gw’abayizi

Minisita w’ebyenjigiriza, eby’obulamu wamu n’Enkulaakulana y’abantu,Dr. Prosperous Nankindu Kavuma, asisinkanye abasomesa abagolola ebigezo by’amasomero ebitegekeddwa obwakabaka ebya Buganda…

Ekirwadde kya Ebola kirumbye Kasese

Minisitule evunaanyizibwa ku by’obulamu mu ggwanga evuddeyo nerangirira nga ekirwadde kya Ebola bwekirumbye Disitulikiti y’e Kasese nga kigambibwa…

Agambibwa okukubwa emisumaali mu bibatu apookya

Omuwagizi wa National Resistance Movement – NRM Baker Kasumba eyakubiddwa emisumaali ebiri mu bibatu ku kitanda e Mulago.

Ekitongole kya NIRA kitwalidde Kabaka endagamuntu

Olunaku olwaleero Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi akwasiddwa Endagamuntu okuva mu kitongole ki National Identification and Registration Authority.…

Jacqueline Uwera Nsenga ajulidde

Jacqueline Uwera Nsenga alabiseeko mu kkooti ejjulirwamu mu Kampala nga awakanya ekibonerezo eky’emyaka 20 ekyamuweebwa Kkooti enkulu nga…

Betty Nambooze addukidde mu kkooti ku by’okumutulugunya

Omubaka wa Mukono Municipality Mp Nambooze Bakireke Betty ne Munnamateeka we Erias Lukwago bakedde kuteekayo musango mu kkooti…

District ye Masaka edizza Buganda ekizimbe kyayo

Abakulembeze ba District ye Masaka nga bakulembeddwamu Ssentebe LC5 Jude Mbabaali baddizza obwakabaka ekizimbe kyayo mwebamaze ebbanga lya…