Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 529 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abasomesa basabiddwa okutumbula omutindo gw’abayizi

August 30, 2019 · Mubiru Ali

Minisita w’ebyenjigiriza, eby’obulamu wamu n’Enkulaakulana y’abantu,Dr. Prosperous Nankindu Kavuma, asisinkanye abasomesa abagolola ebigezo by’amasomero ebitegekeddwa obwakabaka ebya Buganda Examination Council ssomero ku ssomero lya Lubiri High School mu Lubiri e Mengo.

Owek Nankindu abasabye bakozese obukugu obumala nga bagolola kisobozese okutumbula omutindo gw’abayizi mu masomero. Mu ngeri yeemu akubirizza abasomesa bomu byalo bajje babangulwe nga bayita mu nteekateeka eno.