Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
Ekirwadde kya Ebola kirumbye Kasese
August 29, 2019 · Mubiru Ali
Minisitule evunaanyizibwa ku by’obulamu mu ggwanga evuddeyo nerangirira nga ekirwadde kya Ebola bwekirumbye Disitulikiti y’e Kasese nga kigambibwa nti akawuka kagiddwa mu nsi ey’omuliraano eya Democratic Republic of Congo.