Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 256 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Archbishop omuggya alondebwa lwaleero

August 28, 2019 · Mubiru Ali
House of Bishops okuva mu Anglican Church of Uganda batudde okulonda Archbishop ow’omwenda gwebajja okulangirira mu ttuntu lyaleero. House if Bishops kitongole ekivunaanyizibwa ku kulonda Archbishop nga kibeera abantu 37 okuva mu masaza agenjawulo.
Archbishop omuggya wakutikirwa mu March 2020 nga addira Archbishop Stanley Ntagali mu bigere eyalondebwa nga 12 – December – 2012 ku myaka 57. Agenda kuweza emyaka 65 nga 1 – March – 2020 nga gy’emyaka egyateekebwawo Church of Uganda Archbishop gyalina okukomako okukola.