Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Poliisi eyigga Besigye e Bundibugyo

Poliisi mu bitundu bye Kasese – Rubirizi etadde emisanvu mu makubo nga enoonya Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rt. Col. Dr. Kizza Besigye eyabatoloseeko nayingira Bundibugyo gyasuubirwa okutongoleza People’s Government Regional Assembly ey’e Rwenzori.
Poliisi ekebera buli motoka okunoonyamu Besigye. Ye Patrick Amuriat ne Ingrid Turinawe ababadde bava e Fortportal nga boolekera Rubirizi nabo bagaaniddwa okuyita ku Road Block.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort