Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 257 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ba DJ munsonyiwe – Omulangira Ssuuna

August 28, 2019 · Mubiru Ali

Omuyimbi amanyiddwa nga Omulangira Ssuuna avuddeyo neyetondera ba DJ be Yuganda nti bamusonyiwe. Ono gyebuvuddeko ku mukutu ogumu yava mu mbeera n’alangira ba DJ be Yuganda nti tebaagala kukuba nnyimba za Bannayuganda wabula batinkiza na zabazungu nebalemwa okukuza abaana be Yuganda.