Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Omugenyi tatuuka mu buli kisenge mu nnyumba yo – Gen. Elly Tumwine

General Elly Tumwine omubaka akiikirira eggye lya UPDF mu lukiiko olukulu olw’eggwanga olunaku lw’eggulo bweyabadde agasimbaganye n’akakiiko akavunaanyizibwa ku ddembe ly’obuntu mu Palamenti yategeezezza nti akimanyi bulungi mu Yuganda waliwo ‘Safe Houses’ naye nga tasobola kuzibala muwendo era nga ziriwo mu mateeka nga zikolera wansi wa Security Intelligence Organizations Act. Bweyatuuse ku byabadde bigambibwa ababaka okuli Hon. Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine.
Wabula yabategeezezza nti si buli muntu nti akirizibwa okumanya ebibeerayo mu Safe House. Ono abawadde eky’okulabirako nti ne munnyumba zaabwe mwenyini waliwo abantu abamu webatatuuka. Waliwo ebifo ebyebyokwerinda akakiiko wekatakirizibwa kutuuka.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort