Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 257 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ettaka lisse 20 e Bulambuli

August 28, 2019 · Mubiru Ali

Kitalo!

Abantu 20 bebagambibwa okuba nga bafiiridde mu kubumbulukuka kw’ettaka mu Disitulikiti y’e Bulambuli. Enkuba eyatandise ku ssaawa ttaano ez’okumakya okutuuka akawungeezi.

Okubumbulukuka kw’ettaka kwayonoonye ensuku, ebidiba by’ebyennyanja wamu n’okutta ensolo. Enguudo n’entindo byonna byayononese. Amagombolola agasinze okukosebwa kuliko; Bulaago, Buluganya, Lusha, Simu, Nabiwutulu, ne Bumasobo.
Christopher Macheri, omumyuka wa ssentebe w’egombolola y’e Buffalo agamba nti okubumbulukuka kw’ettaka kwatandikidde mu Mountain Elgon Park.