Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Mutabani wa Norbert Mao abuze

Omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nti Poliisi etandise okunoonyereza ku ngeri mutabani wa Munnakibiina kya Democratic Party Uganda – DP Norbert Mao, Mao NIcholas Hope omuyizi ku ssomera lya Vienna College gyeyabuzeemu.
 
Nicholas, 19, yava awaka ku Monday era nga takomangawo. Onyango agamba oyo yenna ayinza okuba nga alina kyamanyi ku mayitire g’omwana ono kuba ku 0800199699, 0800199399 oba 0752011011.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort