Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 561 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Archive

Author: Mubiru Ali

Ambulance y’e Kisoro egudde

Emotoka gafa e Mulago ey’eddwaliro ly’e Kisoro egudde ku kabenje bwebadde etwala omulwadde mu Ddwaliro ly’e Mbarara. Kigambibwa…

Abayizi 50 batikiddwa ku Victoria University

Victoria University Kampala Uganda olunaku lw’eggulo yatikidde abayizi 50 ku mattikira gaabwe ag’omulundi ogw’okuna ku mukolo ogwabadde ku…

Kitalo! Omuntu omu afiiridde mu kabenje e Buhweju

Kitalo! Emotoka ya Minisitule y’ebyemizannyo n’ebyenjigiriza nnamba UG 1622E egudde neyefuula mu Disitulikiti y’e Buhweju nattirawo ddereeva waayo…

Aba Middle East Consultants bavunaaniddwa

Abantu babiri okuva mu kitongole ekifunira abantu emirimu w’eggwanga ekya East Consultants bafunaaniddwa omusango gw’okukukusa abantu mu kkooti…

Olukiiko olwakungaanya ebirowoozo ku bbago ly’abavubuka lubyanjudde eri Minisita.

Olukiiko nga lukulembeddwamu Owek Dr. Prosperous Nankindu Kavuma, lwanjudde ebyazuulibwa ebyo ebyakungaanyizibwa okuva mu bantu ab’enjawulo naddala abavubuka…

Ffe tulina Munnamateeka Bonny – Poliisi

Poliisi evuddeyo netegeeza nga Munnamateeka wo mu Kampala Bonny Akol abadde agambibwa nti yabuziddwawo okuva e Najjeera ekiro…

Bannakisinde kya People Power bakwatiddwa e Kabong

Bannakisinde kya People Power – Uganda eky’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine 4 okuli…

Omukyala omulala awambiddwa okuva e Gayaaza

Waliwo omukazi omulala nga wa Mobile Money mu bitundu by’e Gayaaza Nabisere Alice eyawambiddwa. Okusinziira kubaliwo nga atwalibwa…

Kitalo! Abantu basatu batiddwa e Lyantonde

Kitalo! Waliwo abantu 3 abakubiddwa amasasi agabatiddewo mu kiro ekikeesezza olwaleero ku ssaawa nga munaana mu Disitulikiti y’e…