Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 525 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Kitalo! Abantu basatu batiddwa e Lyantonde

September 6, 2019 · Mubiru Ali
Kitalo!
Waliwo abantu 3 abakubiddwa amasasi agabatiddewo mu kiro ekikeesezza olwaleero ku ssaawa nga munaana mu Disitulikiti y’e Lyantonde nga okusinziira ku mwogezi wa Poliisi mu ttundutundu lya Greater Masaka Paul Kangave ku bano kuliko; Justus Ssendege27, Mukyala we Evelyn Kyampaire ne Kizibwe we Robert Mubiru 40.
Poliisi egamba nti etandise okunoonereza ku ki ekyabaddewo n’abani abakoze ekikolwa kino.