Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 560 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Archive

Author: Mubiru Ali

Kitalo! Omusajja agudde mu kkooti nafiirawo

Kitalo! Epharaim Kizito 60, omutuuze w’e Nabutiti – Kabalagala agudde nafiira mu kkooti y’omulamuzi w’eddaala ery’okubiri e Makindye.…

Engule ya Radio Simba etandika leero.

Engule World Cup Y’olulimi Oluganda Nookumanya 2019, byewasubiddwa e Kikyusa nga etongozebwa. Omwana Nkwawayamunyeera yatabukidde ekibuuzo. World Cup…

UNBS eguddewo ekkolero lya Mulondo

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’omutindo mu Ggwanga ekya Uganda National Bureau of Standards (UNBS) eboye daziini za Energy Drink…

Abavubuka ba NRM balumbye ekitebe kya America mu Uganda

Abavubuka abawerako abagamba nti bawagizi b’ekibiina kya National Resistance Movement – NRM balumbye ekitebe kya America e Nsambya…

Abagambibwa okutta Mariam Nagiriinya ne Ddereeva we bakwatiddwa

Ab’ebitongole by’ebyokwerinda eby’enjawulo mu ggwanga kigambibwa nti bagudde mubuufu b’wabasajja 3 abagambibwa okwenyigira mu kuwamba wamu n’okutta omuwala…

Allah tuwe obuguminkiriza mukusoomozebwa – Eddy Kenzo

Omuyimbi Eddy Kenzo avuddeyo n’essaala nga asaba Allah okumugumya ku mukutu gwe ogwa Twitter: “Ayi Allah omuyinza wabyonna,…

Okutongoza Engule ya Simba 2019

Okutongoza Engule ya Radio Simba 2019 e Kikyusa Salabwa Gardens. #Engule2019WorldCupYolulimiOluganda ekutuusibwako KCB Bank Uganda

Ku Lohana tetusosola bayizi – Ssomero

Essomero lya Lohana Academy livuddeyo nerisambajja ebbaluwa ebadde etambula ku mikutu gya ‘Social Media’ nga yawandiikiddwa Tisha agamba…

Poliisi ekubye omukka ogubalagala mu bawagizi ba FDC e Mbale

Poliisi e Mbale ewaliriziddwa okukozesa omukka ogubalagala okugumbulula olukiiko lwa Forum for Democratic Change olubadde lutudde e Namakwekwe…