Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Abagambibwa okutta Mariam Nagiriinya ne Ddereeva we bakwatiddwa

Ab’ebitongole by’ebyokwerinda eby’enjawulo mu ggwanga kigambibwa nti bagudde mubuufu b’wabasajja 3 abagambibwa okwenyigira mu kuwamba wamu n’okutta omuwala Maria Nagiriinya Gateni saako ddereeva we Kitayimbwa Ronald. Kigambibwa nti bakwatiddwa mu kiro ekikeesezza olwa leero nga baabaggye ku bbaala ya Bristols e Nateete. Kigambibwa nti bano bebamu kuba kabinja ka B13.
Ensonda ezeesigika ziraga baakutteko basatu kyokka owookuna n’adduka nga ku bano ne ddereeva eyalabikira mu bifaananyi nga avuga emotoka y’omugenzi kwali.
Ebisingawo ku bino mubilindirire.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort