Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
Omukyala omulala awambiddwa okuva e Gayaaza
September 6, 2019 · Mubiru Ali
Waliwo omukazi omulala nga wa Mobile Money mu bitundu by’e Gayaaza Nabisere Alice eyawambiddwa. Okusinziira kubaliwo nga atwalibwa bagamba nti ono bamuggya mu kayumba ke aka Mobile Money e Gayaaza ne bamutwalira mu motoka ekiaka kya Toyota Noah nnamba UBE 569R.