Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Bannakisinde kya People Power bakwatiddwa e Kabong

Bannakisinde kya People Power – Uganda eky’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine 4 okuli Asega Habib, Dem Gaster Opondo, Maddo Isaac ne Mustafa Mwonda bakwatiddwa Poliisi enkya yaleero bwebabadde boolekera Kabong.
Bano babadde bagenda mu Disitulikiti y’e Kabong okunoonyeza Adyeeka Judith akalulu eyesimbyewo ku kifo ky’omubaka Omukyala owa Disitulikiti.
Bano ababadde n’ekofiira wamu n’ebyambalo bya People Power Our Power nga kati bakuumirwa ku Poliisi ya Kabong Cemtral Police Station.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort