Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Abayizi 50 batikiddwa ku Victoria University

Victoria University Kampala Uganda olunaku lw’eggulo yatikidde abayizi 50 ku mattikira gaabwe ag’omulundi ogw’okuna ku mukolo ogwabadde ku Speke Resort Munyonyo mu Kampala. Abayizi abatikiddwa bavudde mu bisaawe ebye’enjawulo okuli; Health Sciences, Technology, Humanities and Social Sciences, and Business and Management. Abatikiddwa bafuniddewo amabaluwa gaabwe agalaga nga bwebamalirizza emisomo gyabwe.
Omukolo gwakulembeddwamu Chancellor wa Victoria University Dr Martin Jerome Aliker, Vice Associate Prof Krishna N. Sharma ne University Promoter Mr. Rajiv Ruparelia.
Eno yemu ku makampuni ga Ruparelia Group of Companies, Victoria University ye ssetendekero mu Uganda asoose okusomesa Advanced Diploma in Logistics and Transport nga erina olukusa okuva mu Chartered Institute of Logistics and Transport (CILT.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort