Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 389 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Owa LDU asse Ssentebe w’ekyalo

Ssentebe wa LC1 ow’ekyalo Lutovu mu Ggombolola y’e Malongo mu Disitulikiti y’e Lwengo amanyiddwa nga Musaasizi Francis yakubiddwa…

Emotoka ennene eziyingira eggwanga zifuuyirwa

Emotoka zonna ennene omuli lukululana eziyingira Yuganda okuva e Rwanda nga ziyita ku nsalo y’e Cyanika kugenda mu…

Bannaddiini ne Pulezidenti bakusabira eggwanga leero

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni :”Olunaku lw’enkya mpise Bannaddiini banegatteko mu State House Entebe okusabira Eggwanga nga tulwanyisa ekirwadde…

Amasanyalaze gagenda kuvavaako – UMEME

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku masanyalaze mu Ggwanga ekya Umeme Limited kigamba nti wagenda kubaawo okuvavaako kw’amasanyalaze mu Ggwanga okuva…

Abalwadde ba COVID-19 mu Yuganda baweze 114

Ebyavudde mu ‘samples’ 2421 ezagiddwa ku ba Ddereeva b’emotoka ennene, Abantu 13 basangiddwa nga balina #COVID-19. Ku bano…

Munnansi wa German afiiridde mu Yuganda lwakubulwa bukadde 30

Kitalo!Munnansi wa German Benn-Han Glazer eyakwatibwa navunaabibwa emisango 15 okwali okukabasanya abaana wamu n’okubakukusa mu Kkooti e Masaka…

Munnamateeka Isaac Ssemakadde akwatiddwa lwakuvvoola DPP

Munnamateeka w’omu Kampala Isaac Ssemakadde akwatiddwa okuva ku Twed Towers kubigambibwa nti yavvoola DPP omuggya Jane Frances Abodo…

Bajjo ne Abtex bateereddwa

Abategesi b’ebivbulu okuli Andrew Mukasa aka Bajjo Events Tv Clear Process wamu ne Abby Musinguzi aka Abtex promotions…

Spice Diana abuuza abongeremu?

Spice Diana yategedde omugaso gwa masks oba tudde ku bya 32!?