Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 440 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Emigga mu Disitulikiti y’e Kasese ne Bundibugyo giwaguzza negireka abaayo nga bakaaba

Amataba gasazeeko Disitulikiti y’e Kasese oluvannyuma lw’emigga 3 okuwaguza. Emigga okuli; Nyamwamba mu Ttawuni y’e Kasese, Mubuku nga…

Vice President Ssekandi awaddeyo obukadde 20 eri Task Force

Omumyuuka w’Omukulembeze w’Eggwanga Edward Kiwanuka Ssekandi atutte obukadde 20 obwamuweebwa Palamenti naziwa COVID Task Force ya Disitulikiti.Bya; Maggie…

Abantu 6 basindikiddwa mu Kkooti y’Amaggye e Makindye

Akakiiko k’eggye ly’eggwanga Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF akakwasisa empisa aka Unit Disciplinary Committee (UDC) akatudde ku…

Omuntu atalantuse naggwa e Kawempe

Wabaddewo akasattiro e Kawempe mu maaso ga Kiseera supermarket oluvannyuma lw’omusajja atannategeerekeka okunogoka nagwa. Ono abadde atambuza bigere…

Munnakisinde kya People Power bamukutte e Iganga nga agaba emmere

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Iganga ekutte Munnakisinde kya People Power – Uganda era Munnamateeka Muganga Francis…

Abakakwatibwa COVID-19 mu Yuganda baweze 98

Olunaku lw’eggulo Minisitule y’Ebyobulamu yavuddeyo nerangirira nga omuntu omulala omu bweyazuuliddwa nga alina ekirwadde kya #COVID-19. Ku samples…

Ababaka ba NRM basabye wateekebwewo Constituency COVID-19 task force

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Leero nsisinkanye n’akakiiko k’Ababaka ba Palamenti okuva mu kabondo k’Ababaka ba National Resistance Movement…

Cristiano Ronaldo yateebera Real Madrid Hat-tricks 44

#SimbaSportsUpdates; Leero giweze emyaka 10, bukyanga nga Cristiano Ronaldo ateeba hat trick ye esooka kwezo 44 eza Real…

Poliisi siyakuva ku katale k’ewa Kisekka – Patrick Onyango

Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nti nga Uganda Police Force bwejja okugenda mu maaso…