Munnakisinde kya People Power bamukutte e Iganga nga agaba emmere
Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Iganga ekutte Munnakisinde kya People Power – Uganda era Munnamateeka Muganga Francis lwakugabira batuuze abali mu bwetaavu emmere.
Ono akuumirwa ku Poliisi y’e Iganga nga bwalindirira okutwalibwa mu Kkooti avunaanibwe.
Leave a Reply
Want to join the discussion?Feel free to contribute!