Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 347 listening Simba FM Live

Emigga mu Disitulikiti y’e Kasese ne Bundibugyo giwaguzza negireka abaayo nga bakaaba

May 7, 2020 · Mubiru Ali

Amataba gasazeeko Disitulikiti y’e Kasese oluvannyuma lw’emigga 3 okuwaguza. Emigga okuli; Nyamwamba mu Ttawuni y’e Kasese, Mubuku nga guli mu Ibanda – Kyanya town Nyamughasana mu Gombolola y’e Kyalhumba.

Ebintu ebiwerako wamu n’ensuku byononeddwa mu Disitulikiti y’e Kasese ne Bundibugyo. Mu Bundibugyo omugga Lamia naggwo gwawaguzza neguleka abaayo mu gwebusami nemagazza.