Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Poliisi siyakuva ku katale k’ewa Kisekka – Patrick Onyango

Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nti nga Uganda Police Force bwejja okugenda mu maaso okuteekesa ebiragiro bya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu nkola era nga bakwekalirizza nnyo ebifo ebiyinza okuba nga tebyategedde bulungi ebiragiro bino nga akatale k’ewa Kisekka. Onyango agamba nti gano madduuka ga spare so ssi garage. Onyango agamba nti abo bonna abakanikira ku makubo tebalina license okuva mu kitongole kya Kampala Capital City Authority – KCCA ekitwala Kampala. Agambye nti sibakuggyawo basirikale ku katale kano nga bwebalindirira okuwabulwa ku madduuka ga spare.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort