Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 135 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Teri byabufuzi e Namboole – Emilian Kayima

September 8, 2018 · Mubiru Ali

Omwogezi wa Poliisi Emilian Kayima avuddeyo nagamba nti olunaku lwaleero nga Team y’eggwanga Uganda nga eyambalagana neya Tanzania e Namboole tebagenda kukirizaayo kwambala langi zabibiina byabufuzi, obubonero yadde ebyobufuzi. Agambye nti Poliisi wamu n’ebitongole ebirala ebyebyokwerinda bigenda kuwa obukuumi era nga tebijja kuganya muntu yenna kutambangula ddembe.