Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 522 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Pulezidenti Museveni alambudde West Nile

May 20, 2019 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yasisinkana abatuuze ba West Nile ku kisaawe Nebbi Secondary School mu Nebbi Municipality nayogera kunsonga ya Wealth Creation. Yagambye nti yayingira mu byobufuzi emyaka 56 egiyise nga azze kulwanyisa kusosola mu mawanga wamu n’ebyobufuzi ebyesigamiziddwa ku mawanga.
Mukadde ako kyali nti bwewali nga Mukatuliki walina kubeera mu Democratic Party Uganda, Omu Protestant nga olina kubeera wa UPC ng’ate Abaganda baali ba KY.