Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 311 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Poliisi ekutte babiri nga bagaba enguzi

Uganda Police Force e Kajjansi ekutte abasajja babiri ababadde bagezaako okuwa omusirikale waayo enguzi. Bano kuliko Walugembe Richard…

RDC w’e Luweero adduukiridde abaliko obulemu

RDC wa Luweero Pheobe Namulindwa avuddeyo nategeeza nti COVID19 Task Force y’e Luweero nga etambibwako abantu abazirakisa basobodde…

Emirambo 6 gyegyakaziikulwa

Uganda Red Cross Society nga eri wamu ne Uganda Police Force bakaziikula emirambo 6 okuva mu kizimbe ekyagudde…

Trailer egudde e Busega neziba ekkubo

Trailer ebadde etisse ebintu nga eriko nnamba za Kenya eremeredde omugoba waayo e Busega okuliraana Mandela Millers nedda…

Ekizimbe kigudde mu kiro ekikeesezza olwaleero nekitta abantu

Kitalo! Abantu abawerako bebagambibwa okuba nga bafiiridde mu kizimbe ekibadde kizimbibwa e Kansanga ekyagudde mu kiro ekikeesezza olwaleero.…

Bannaddiini basabidde eggwanga

Bannaddiini ab’enjawulo basabidde Yuganda mu kaseera kano aka #COVID-19, neyaliko Ssaabaminisita wa Yuganda Amama Mbabazi y’omu ku bagenyi…

Poliisi ekutte omusajja agambibwa okutta mukyala we n’abaana

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bwekutte omusajja Mbago Yasin nga mutuuze w’e Banda B era nga abadde…

Zaake yeremye okudda ku Poliisi

Omubaka wa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi nga ayita mu Bannamateeka be Kiiza and Mugisha Advocates yategeezezza…

Poliisi ekutte Nabbi nabagoberezi bbe e Kayunga

Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Kayunga yakutte Abantu 23 nga bano basangiddwa besibidde mu Kkanisa yaabwe nga…