Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 258 listening Simba FM Live

Poliisi ekutte babiri nga bagaba enguzi

May 11, 2020 · Mubiru Ali

Uganda Police Force e Kajjansi ekutte abasajja babiri ababadde bagezaako okuwa omusirikale waayo enguzi. Bano kuliko Walugembe Richard ne Bbaale Remogio.
Okusinziira kukunoonyereza kulaga nti Poliisi y’e Kajjansi yakutte emotoka nnamba UAT 924D, nga yabadde ekozesebwa okubba abantu. Bano basazeewo okuwa omusirikale emitwalo 40 abawe emotoka nebakwatibwa lubona nga bamuwa ssente.