Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Ekizimbe kigudde mu kiro ekikeesezza olwaleero nekitta abantu
May 10, 2020 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu abawerako bebagambibwa okuba nga bafiiridde mu kizimbe ekibadde kizimbibwa e Kansanga ekyagudde mu kiro ekikeesezza olwaleero. Abazirakisa wamu ne Uganda Police Force bakyalwana bwezizingirire okulaba nga oba bakyasobola okubaako bebataasa.