Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 256 listening Simba FM Live

RDC w’e Luweero adduukiridde abaliko obulemu

May 11, 2020 · Mubiru Ali

RDC wa Luweero Pheobe Namulindwa avuddeyo nategeeza nti COVID19 Task Force y’e Luweero nga etambibwako abantu abazirakisa basobodde okudduukirira Abantu abaliko obulemu mu magombolola ag’enjawulo okuli; Makulubita, Kalagala, Wobulenzi TC ne Wobulenzi. Emmere n’ebintu ebirala bitwalibwa mu bitundu byabwe okwewala okukungaana kw’Abantu RDC bwategeezezza.