Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 308 listening Simba FM Live

Abalwadde ba COVID-19 mu Yuganda baweze 114

May 9, 2020 · Mubiru Ali

Ebyavudde mu ‘samples’ 2421 ezagiddwa ku ba Ddereeva b’emotoka ennene, Abantu 13 basangiddwa nga balina #COVID-19. Ku bano 7 Bannakenya, 4 Bannayuganda, 2 Bannansi ba Tanzania. Bano batandise okunoonyezebwa. ‘Samples’ 740 ezagiddwa mu Mbeerabantu zonna ebyavuddemu biraga nti mpaawo ku bbo alina COVID19UG.Abakakwatibwa COVID-19 mu Yuganda kati baweze 114.