Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 308 listening Simba FM Live

Amasanyalaze gagenda kuvavaako – UMEME

May 9, 2020 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku masanyalaze mu Ggwanga ekya Umeme Limited kigamba nti wagenda kubaawo okuvavaako kw’amasanyalaze mu Ggwanga okuva nga 9 okutuusa ku bbalaza nga 11 – May – 2020 wakati w’essaawa ssatu ez’okumakya okutuusa ku ssaawa kumineemu ez’olweggulo.