Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 308 listening Simba FM Live

Bannaddiini ne Pulezidenti bakusabira eggwanga leero

May 9, 2020 · Mubiru Ali

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni :”Olunaku lw’enkya mpise Bannaddiini banegatteko mu State House Entebe okusabira Eggwanga nga tulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19. Okusaba kuno kwakubeere ku TV ku ssaawa 7 ezemisana. Mbakubiriza Bannayuganda mwenna okusabira Eggwanga lyaffe nga mugoberera ebiragiro.”
#COVID19UG #STAYHOME #STAYSAFEUG