Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 140 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Eyasobya ku muyizi w’e Kyambogo yasooka kwekatankira Viagra

Omuwaabi wa Gavumenti avuddeyo nategeeza Kkooti olunaku olwaleero nti omusomesa ku Ssetendekero wa Kyambogo Dr. Eron Lawrence eyasobya…

KCCA muzzeeyo kasasiro wammwe – Mmeeya Fabrice

Mmeeya wa Entebe Municipality Fabrice Rulinda akulembeddemu Abakiise ku Lukiiko lwa Entebe Municipality okugaana ebimotoka bya kasasiro ebibadde…

Baminisita basaana kutwalibwa batendekebwa bamanye kyebalina okukola – Hon. Odur

Omubaka akiikirira Erute South Jonathan Odur avuddeyo nasaba abakulu mu State House okuvaayo bategekeyo omusomo gwokutendeka ba Minisita…

Poliisi ekutte ekibinja ky’abavubuka abagambibwa okumenya amayumba

Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nga Poliisi bwekoze ekikwekweto mu Kampala Metropolitan South nekwata…

Uganda yakafiirwa obuwumbi 638 lw’Ababaka butawa musolo

Minisitule y’Ebyensimbi evuddeyo netegeeza nti okusalawo okwakolebwa obutaggya ku Babaka ba Palamenti musolo ku musaala gwebafuna kyaviirako Uganda…

Tetujja kugenda ku Poliisi, Nabbanja ajje wano e Kiteezi – Batuuze

Abatuuze e Kiteezi bavudde mu mbeera nga bawakanya ekiragiro kyokugenda okusisinkana Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister ku…

Ab’e Lusanja bagaanyi okubamenyera amayumba okukola ekkubo erituuka e Kiteezi

Bannanyini mayumba wamu n’abapangisa ku Kyalo Lusanja mu Disitulikiti y’e Wakiso bavudde mu mbeera nga bawakanya ekiragiro kya…

Poliisi efulumizza olukalala lwabafiiridde mu njega y’e Kiteezi

Omwogezi wa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango afulumizza olukalala lw’abantu abafiiridde mu njega eyagudde e Kiteezi nga bano…

Nebaza Katonda olwokumpisa mu byenina okuyitamu ku Nsi – Hon. Namujju

Omubaka omukyala owa Disitulikti y’e Lwengo Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Cissy Namujju; “Abantu abamu ababadde…