Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 298 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Aba LDU bazeemu okutendekebwa

Omumyuuka w’Omuduumizi w’eggye eryokuttaka Maj. Gen. Sam Kavuma, olunaku olalweero atongozza okutendeka abasirikale b’eggye ekkuumabyalo erya Local Defence…

Pulezidenti Museveni aggyeyo empapula ku kitebe kya NRM

Pulezuidenti Yoweri Kaguta Museveni ng’ayita mu Bannamateeka be wamu n’omuyambi we baggyeyo empapula z’okwewandiisa okusaba Kkaadi ya National…

Togerageranya NRM ku People Power ekisinde obusinde – Tinkasimire

Omubaka wa Buyaga West, Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Barnabas Tinkasimire avuddeyo nategeeza nga bwasazeewo okusigala…

Poliisi ekutte abakuumi ababba obukadde 100 ku musuubuzi gwebaali bakuuma

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nti ekutte abakuumi ba Kkampuni y’obwannanyini babiri nga bano babba obukadde 100 ku…

Minisita Kamuntu abantu abasisinkanye musinzizo

Minisita w’ensonga z’ekiramuzi ne Ssemateeka era nga ye Mubaka akiikirira Sheema County South era Munnakibiina kya National Resistance…

Pulezidenti Museveni yasimbudde emotoka endala 25 okulwanyisa COVID-19

Pulezident Yoweri Kaguta Museveni olunaku lweggulo yasimbudde emotoka endala 25 ezaweereddwayo abazirakisa okuyamba okulwanyisa ekirwadde kya #COVID19 mu…

Ab’embalu bakubye abasirikale e Manafwa okuboogoloza

Abasirikale ba Uganda Police Force e Manafwa bakiguddeko bwebabadde bagezaako okuyimiriza omukolo gw’embalu. Abasirikale 4 bali mu mbeera…

Abasirikale ba Poliisi babiri bagobeddwa mu Poliisi

Akakiiko ka Uganda Police Force akakwasisa empisa kawozesezza omusirikale wa Poliisi okuva mu Kitongole kya Traffic Sergent Ssessanga…

Omuwagizi wa Bobi Wine alumiziddwa e Jinja afudde

Mutyabule Charles omuvubuka alumiziddwa Uganda Police Force bwebadde egobagana n’abawagizi ba Munnakisinde kya People Power – Uganda era…