Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 328 listening Simba FM Live

Pulezidenti Museveni yasimbudde emotoka endala 25 okulwanyisa COVID-19

July 19, 2020 · Mubiru Ali
Pulezident Yoweri Kaguta Museveni olunaku lweggulo yasimbudde emotoka endala 25 ezaweereddwayo abazirakisa okuyamba okulwanyisa ekirwadde kya #COVID19 mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo. โ€ช
Ku mukolo guno ogwabadde ku Kololo Independence Grounds, Pulezidenti Museveni yalabudde Bannayuganda nti ekirwadde kino kikyaliwo ate kizibu nnyo kuba kitta.