Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 315 listening Simba FM Live

Pulezidenti Museveni aggyeyo empapula ku kitebe kya NRM

July 20, 2020 · Mubiru Ali
Pulezuidenti Yoweri Kaguta Museveni ng’ayita mu Bannamateeka be wamu n’omuyambi we baggyeyo empapula z’okwewandiisa okusaba Kkaadi ya National Resistance Movement – NRM ku kifo kyanavuganya ku bwa Pulezidenti wamu n’okuvaganya ku kifo kya Ssentebe wa NRM.
Ono asasudde obukadde 20 okufuna empapula ez’bifo byombi. Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda owa NRM Dr. Tanga Odoi akakasizza kino.