Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 254 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

Arcade ezimu zakuggulwawo – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni;”Bannassaayansi bekkaanyizza arcade nebakizuula nti omugotteko mungi nnyo mu bifo bino. Nga tugoberera okuwabulwa kwabwe…

Enkulungo y’e Naalya ku Northern Bypass yakuggalwa okumala emyezi 2 – UNRA

Enkulungo ya Naalya ku luguudo lwa Northern Bypass okuliraana oluguudo lwa Kamuli okutandika n’olwokuna lwa wiiki eno yakuggalwa…

Bannayuganda abalala bakomezeddwawo okuva e Germany

Ekitebe kya Yuganda e Germany olunaku olwaleero kisiibudde Bannayuganda 48 wamu n’abatuuze ba Yuganda ababadde basiranira e Germany,…

Agambibwa okufumita aba KCCA akambe aleeteddwa mu kkooti nga tasobola kuyimirira

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Miriam Akello alagidde abasirikale ba Uganda Police Force okuzzaayo omusibe Juma Akankwasa…

Alipoota ku biyiiye bya Buganda ewedde

Akakiiko akassibwawo okunoonyereza ku biyiiye by’Obwakabaka kamalirizza omulimu era kawaddeyo Alipoota eri Ssaabawolereza w’obwakabaka Owek C. Bwanika. Akakiiko…

Abawala Bannayuganda abalungi bwobasaba okubeera mu vidiyo yo balowooza obakwana – Eddy Kenzo

#Wolokoso; Eddy Kenzo avuddeyo kukyokukozesa abakyala abagwira mu vidiyo ze; “I always get this question nga abantu bambuuza…

Poliisi yakuyita Bannabyabufuzi abamenye ebiragiro bya #COVID-19

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga ekitongole kya Poliisi ekivunaanyizibwa ku misango gy’ebyokulonda…

Ramathan Karim yegasse ku Mbarara City FC

#SimbaSportsUpdates; Kkiraabu ya Mbarara City Fc eguze omuzibizi Ramathan Karim okuva mu kiraabu ya New Villa e Kasese…

AIGP Grace Turyagumanawe awumudde emirimu gya Poliisi

Assistant Inspector General of Police Grace Turyagumanawe awumudde emirimu gya Uganda Police Force olunaku olwaleero oluvannyuma lw’okuweereza emyaka…