Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 311 listening Simba FM Live

Poliisi yakuyita Bannabyabufuzi abamenye ebiragiro bya #COVID-19

July 21, 2020 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga ekitongole kya Poliisi ekivunaanyizibwa ku misango gy’ebyokulonda wamu n’ebyobufuzi nga bwekigenda okuyita Bannabyabufuzi abalowoozebwa okumenya ebiragiro ebyateekebwawo okulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19 nebakuba enkungaana.
Ku basuubirwa okuyitibwa babitebye kuliko Minisita w’Ebyobulamu Jane Aceng, Minisita Benny Namugwanya wamu n’omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine.