Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Alipoota ku biyiiye bya Buganda ewedde
July 21, 2020 · Mubiru Ali
Akakiiko akassibwawo okunoonyereza ku biyiiye by’Obwakabaka kamalirizza omulimu era kawaddeyo Alipoota eri Ssaabawolereza w’obwakabaka Owek C. Bwanika. Akakiiko akabadde kakulirwa munnamateeka Mathias Ssekatawa, kasabye ebiyiiye by’Obwakabaka bissibweko copyright Obwakabaka busobole okusigaza obwannanyini.